Jump to content

Obwetoloovu (Circumference)

Bisangiddwa ku Wikipedia
Revision as of 12:49, 19 Gusooka 2017 by Katxis (yogera nange | byawaddeyo)
(enjawulo) ←Laba ebyasookawo bino | Oluwandika oluliwo kakati (enjawulo) | Oluwandika oluddako→ (enjawulo)

Obwetoloovu(Circumference) okusinziira ku Charles Muwanga .

Obuwanvu okwetoloola enkula ennetoloovu=entoloovu(circle) ky’ekiyitibwa Obwetoloovu. Weetegereze nti mu essomampimo, obuwanvu(length) okwebulungula enkula etali nnetoloovu(non-circular shape) buyitibwa "obwebulungirivu"(Perimeter).

Okwebulungula ekintu si kye kimu n’okukyetoloola. Okukyetoloola kitegeeza nti akatonnyeze kaakyo ak’amakkati(midpoint) oketoloolodde mu ndabika ey'enkula ennetoloovu=entoloovu(circle). Kyokka Okukyebulungula kitegeeza nti tokoze ndabika ya nkula ennetoloovu.