MUNYONYO
MUNYONYO
MUNYONYO
Abajulizi ba Uganda
Beesiimye nnyo mu kitiibwa
Batikkiddwa engule za ba Luwangula
Batukulembedde ffenna,
Ka tubagobererenga;
Naffe nno tuwere nti Yezu! Maria,
Naffe nno tuwere nti Yezu! Maria.
Page | 1
3. Sioni kama kuna heri duniani,
Ya o ne mago njwaya navyo onge zeka, nateseka Mama ni saidie
Page | 3
3. Mu mukono gwe oyo annyweza ne
walumbe nze simutya
E magombe eyo nja kuvaayo nze
eyatusuubiza talemwa.
Page | 4
OFFERTORY: TOOLA KY’OLINA KYONNA
1. Toola ky’olina kyonna n’oddiza ku Mukama by’akuwa ebingi, webaze Katonda
kitaffe Lugaba eyabikuwa akusiime nga. Ebizibu by’osanga mu luno mu luno
oluggya lwa Taata. Bikwase Katonda Kitaffe talemwa Taata akutase nga.
SANCTUS: MWAMUFU
Page | 5
HOLY COMMUNION: TUJJA WUWO YEZU
Nga muwomedde ebyambalo naffe
mutubulireko mulagagwa
Tuli bayite ffe kukijullo ku mbaga ya
Yezu gyategese,
Okulya ebirungi ebya buli kika, bye
bigere bino batulinze.
Tulina kukeera twanguweko
okubalira mu abo bannamukisa,
Mwanguwe okutegeka tweyuneyo
Yezu atugabule Ukaristia.
Tujja kukyala gy’otuyise, tujja wuwo
Yezu omugabuzi x2
Page | 7