Wedding Mass Program

Download as doc, pdf, or txt
Download as doc, pdf, or txt
You are on page 1of 9

WEDDING MASS PROGRAM

29rd OCTOBER, 2016

Groom: OH BE READY
8. Katusabe Katonda mubeere balamu
1. When the bridegroom cometh by and by, Mwagalane bulijo okutuusa okufa
When the bridegroom cometh by and by,
Will your lamps be burning bright, GREAT IS THY FAITHFULNESS
Will your robes be pure and white, 1. Great is thy faithfulness, O God my Father,
When the bridegroom cometh by and by. There is no shadow of turning with thee;
Thou changest not, thy compassions they fail
Oh be ready! Oh be ready! not,
Ready when the bridegroom comes; As thou hast been thou forever wilt be.
Oh be ready! Oh be ready!
Ready when the bridegroom comes. Great is thy faithfulness!
Great is thy faithfulness!
2. When the bridegroom cometh by and by, Morning by morning new mercies I see
When the bridegroom cometh by and by, All I have needed thy hand hath provided
Oh be ready for that day, Great is thy faithfulness, Lord unto me.
With your sins all washed away,
When the bridegroom cometh by and by. 2. Summer and winter and spring time and harvest,
Sun, moon and stars in their courses above,
3. When the bridegroom cometh by and by, Join with all nature in manifold witness,
When the bridegroom cometh by and by, To thy great faithfulness, mercy and love.
Will your wearied heart rejoice,
At the sound of Jesus’ voice, 3. Pardon for sin and peace that endureth
When the bridegroom cometh by and by. Thine own dear presence to cheer and to guide,
Strength for today and bright hope for
4. When the bridegroom cometh by and by, tomorrow,
When the bridegroom cometh by and by, Blessings all mine with ten thousand beside.
Will the sorrows of the past,
All be changed to joy at last, Bride: BRIDAL CHORUS
When the bridegroom cometh by and by.
1. Here comes the bride, she’s full of pride
Maids: EKISA KYA KATONDA All you present turn your heads and behold
Her steps so firm, her will confirm
1. Ekisa kya Katonda nga tekitendeka That she has been and will always behold.
Gwe bwe watonda omuntu edda wabakola bombi.
Inside her heart, she’s full of joy
2. Ababiri bwe bajja mu maaso go bombi She approaches to meet the boy
Kakasa okwagalana kwebalina bombi. My prayer is quite short and without lie
My darling lead me now to the Altar
3. Tukuza endagaano zebakuba bombi So that I become your dear little legal star
Babeerenga babiri okuva olwaleero. And you will be my own until I die.

4. Adamu ye yasooka n’Eva muganzi we 2. Guided by us, thrice happy pair


Wabagatta gwenyinni n’obawa omukisa. Enter this doorway ‘its life that invites
All that is brave, all that is fair
5. Omukwano omulungi gufuka bufumbo Love now triumphant forever unites
Bwe wassako etteka bwa babiri bokka.
Champion of virtue, boldly advance
Flower of beauty, gently advance
6. basanyukke bulijo mu bufumbo bwabwe Now the loud mirth of revealing is ended
Bakubagizibwe nnyo nga bafuna abaana. Night bringing peace and bliss has descended
Fanned by the breath of happinesss rest
7. Yozefu ne Maria tubabakwasiza Closed to the world by love, only blessed.
Mubasabe bulijo mu nnaku n’essanyu
1|
WEDDING MASS PROGRAM
29rd OCTOBER, 2016

You by my side Ggwe aggyawo ebibi by’ensi wuliriza


okwegayirira kwaffe.
AVE MARIA 5. Ggwe atudde ku ggwa ddyo gwa Patri tusaasire
You by my side, that’s how I see us (2)
I close my eyes and I can see us
We’re on our way to say,`I do’ 6. Olw’okuba ggwe wekka omutukirivu ggwe
My secret dreams have all come true Kabaka wekka
Olw’ekitiibwa kyo Yezu Kristo osukulumye
I see the church, I see the people wonna wonna.
Your folks and mine happy and smiling
And I can hear sweet voices singing, 7. Nga muli wamu n’omutiibwa oyo, Mwoyo
AVE MARIA Mutuukirivu,
Mu kitiibwa kya Katonda Patri Amiina
Oh my love, my love this can be really be Emirembe.
That someday you’ll walk down the aisle with me
Let it be, make it be that I’m the one for you Meditation: OBUFUMBO NDAGAANO YA
I’ll be yours, all yours, now and forever. LUBEERERA

I see us now, your hand in my hand Bass: Obufumbo Obufumbo


This is the hour, this is the moment
Obufumbo bwa Kitiibwa x3
And I can hear sweet voices singing,
AVE MARIA Obufumbo Obufumbo Obufumbo yalubeerera

Soprano/Alto: Bugatta babiri abagalana


Kyrie- St. Joannis bubayunga wamu ne baba omu,
Gloria – EMIREMBE N’ESSANYU Babeera babiri bafuuka omu endagaano eno
yalubeerera.
Bass; Ekitiibwa kibe mu ggulu eri Katonda
Chorus;
Emirembe n’essanyu essa bikke mu nsi yonna Babeera babiri mubufumbo: Endagaano eno
yonna, yalubeerera
Mu b’omwoyo omulungi, Katonda gw’ayagadde Bafuuka bagole ba Katonda
atyo, Emirembe wonna Bafuuka basika ba Katonda
Bayamba Omutonzi mu Kutonda
1. Olw’ekitiibwa kyo Mukama Mukama wonna
tukusinza,
Tukugulumiza tukutenda weebale byonna N’E klezia Nnyaffe atugamba: Endagaano eno
by’okoze. yalubeerera
Nti omusingi gw’Eklezia bufumbo
2. Mu ggulu Katonda ggwe Kabaka waffe wonna
Okugumikiriza ebyo ebizibu
tukusinza,
Taata Katonda tukutenda n’essanyu Okussa ekimu mu bufumbo
olw’obuyinza bwo. Obwetowaze bwe bubugumya

3. Mukama waffe Omwana wa Katonda ggwe Bass: Obufumbo buba bwa babiri abeyaamu ne
Yezu Kristu,
balagaana
O Kaliga aka Katonda Mwana Katonda
gw’alina. Yee obufumbo Sakaramentu kabonero ka
kwagalana
4. Ggwe aggyawo ebibi by’ensi saasira ffe
tusaasire.

2|
WEDDING MASS PROGRAM
29rd OCTOBER, 2016

Bass: Musse kimu nga mwagalana nga Kristu As darkness fall each night
n’Ekelezia Remind Us who you are
Ebizibu byemunasanga mubigumire nnyo mu nsi
Let this be our prayer
muno. Just like Every Child
Abaana be munazaala mubasomese nnyo eddiini Needs to find a place
Okwagala kuba kwetowaza kulekeragana, Guide us with your grace
kugumiikiriza Give us faith so we’ll be safe

Lead us to a place
Obufumbo bujja kunyweranga mwegayirira nnyo Guide us with your Grace
buli kadde. To a place where will be safe
Lead Us Lord
Alibawa empeera (Alibawa) Ddunda alibawa
empeera (Alibawa)
Alibawa empeera endagaano yammwe
Gospel – HIMBISA MUKAMA
ng’enywedde Alleluia Alleluia Alleluia
Himbisa Mukama iwe magara gangye
Gwe mwasenga nga mumwekutte.
Ng’obutuukirivu mmwe bwe buba wembejja. 1. Ekigambo kyawe Mukama kirangirirwe
Kirangaanwe buzima, ahantu hoona.

The Prayer 2. Omutima gwangye Mukama gub’obutaaho


bwaawe
We’ll pray You’ll be our eyes, Nkwehimbisizemu, Nyakundokora
and watch us where we go,
and help us to be wise – YEZU OMWANA WA KATONDA
in times when we don’t know. 1. Yezu Omwana wa Katonda wuuno,
Azze Kigambo tumwanirize
Let this be our prayer Atuleetere amawulire amalungi,
when we lose our way Ag’oggumya emitima gyaffe.
Lead us to a place, Alleluia Alleluia (3)
Guide us with Your grace
To a place where we’ll be safe. 2. Yezu omugga gwa Katonda tuuka,
Abayonta tuzze tuweweere;
We’ll pray we’ll find Your light Ye ggwe mwe tuttira buli luyonta,
And hold it in our hearts Abayonta tuzze tuweere.
As darkness fall each night
Remind Us who you are After gospel: The Lord gave the word
Let this be our prayer Holy Spirit: AYI MWOYO MUTUUKIRIVU
When shadows fill our day Ayi Mwoyo Mutuukirivu Omutonzi waffe jjangu,
Lead us to a place, Otuule mu myoyo gyaffe, n’enneema zo zigijjuze.
Guide us with Your grace, 1. Ayi ggwe omuwolereza
Give us faith so we’ll be safe. Ekitone hya Katonda eky’enjawulo,
Omuliro, n’okwagala,
Lead Us Lord, Mbeera ye ggwe nsulo y’enneema.
Lead us in your righteousness
2. Otuwe n’okutegeera
Make thy way plain, For all to see
Otuseemu n’okwagala
Otujjuze n’amaanyi go
We’ll pray we’ll find Your light
Mu mubiri ne mu mwoyo.
And hold it in our hearts
3|
WEDDING MASS PROGRAM
29rd OCTOBER, 2016

3. Otugobeko Sitaani Kantoole ku byompadde ebingi mukutegana


Otuwe emirembe ku nsi kwange,
Otukulembere ffenna, Bafune emmere ya leero ettendo lyo bayimbe.
Otuwonye ennaku zonna.
KATONDA WAFFE OYO
4. Tuddukidde gy’oli ffenna
Tuyige Patri ne Mwana Katonda waffe oyo – Nnamwebaza ntya?
Naawe tukukkirizenga Olw’ebirungi enfaafa by’atuwadde?
Leero ate n’ennaku zonna. Nga tweyanze! Katumuddize kw’ebyo by’atuwadde
Ebivudde mu kutegana okwa buli nkya
5. Leero tusseemu ekitiibwa (Ssebo ow’ekisa ebyaffe bisiime
Katonda Patri ne Mwana, Anti biraga omutima ogusiima) (2)
Tubatendereze wamu Ogw’abaana bo.
Ne Myoyo Mutuukirivu.
1. Laba omugaati, laba n’eviini gye tuleese,
Offertory – OGGYA KU BUGAGGA
Laba n’amakula g’otuwadde tugaleeta.
Oggya ku bugagga bwo Mukama wange Tobigaana, bitono nyo, biraga Kitaffe
gwe n’ongagawaza Bwe tusiima Taata by’otuwadddewebalege.
Ebyo bye mpita ebyange byonna bibyo.
Njigiriza nange okutoola kwebyo by’ompadde 2. Tunaakuwa ki, ddala ky’osiima nannyini nsi?
mbikuddizenga; Laba n’obulamu bw’otuwadde tubuleeta.
Njigiriza nange okutoola kwebyo by’ompadde, Tobigaana…………….
Ngagawaze abalala.
3. Ebintu by’ensi, tubiwe Ddunda atwagala nnyo,
1. Ebirabo byendeese biibino biva mukutegana Tumuwe ebilala by’atuwaddeolw’ekisa kye.
kwange, Tobigaana……………..
Omutima gwange ne byennina gy’oli biba bya
ttendo. 4. Nnaakuddiza ki, ddala eky’ebbeeyi
Eby’ennaku n’eby’essanyu Taata mbikuddiza ekikugyamu?
byonna, Kino kye nsobola kye nkuwadde onokitwala.
Obunnafu bwange n’ebinnema by’ebirabo bye Tobigaana…………….
ndeese.
MUKAMA NYOWE
2. Obulamu bw’ompadde Mukama bujjudde Mukama nyowe ndakusiima nta?
emikisa, Mukama nyowe ndakuha ki?
Kitange nneyanzizza ebirungi ontonnedde bingi. Nyizire kusiima byoona byompa,
Mukutuusa bye nteekwa okukola mbeere Webare Mukama okampa bingi!
kitangala,
Mukusasira nenzigwerera mbayambe balabe 1. Okampanga munsi, okampa obwomeezi,
ekubo lyo. Ondinda butoosa mububi bwoona,
Obunkwatwa endwara ruzitanda tondi,
3. Amaanyi n’amagezi bye wampa okuva mubuto Webale Mukama ninkusiima!
bwange,
Okubyeyama nentetenkanya ebilala nga nfunye 2. Okatuma Kristu omwana waawe wenka,
bingi. Kristu akatufeera ha musalaba,
Bwe bugagga kwe ntodde Mukama ne nkudiza Kristu akatufoora abaana ba Ruhanga,
nyinibyo Webale Mukama ninkusiima!
Obitwala gwe Namugereka by’ebirabo bye
ntodde. 3. Hamuhanda ondinda, mubizibu bingi,
kabube butandwa niiwe rundinda,
4. Abayonta n’abawammu Mukama, abatalina Bantu bange boona obalinda kurungi,
kantu, Webale Mukama ninkusiima!
Bangi abaneetoledde Ddunda abaddagira gwe.
4. Magezi n’amaani byoona niiwe obimpa,
4|
WEDDING MASS PROGRAM
29rd OCTOBER, 2016

Byoona mbikozese ntunge ekyokulya, Watyero tyer maleng ki Rubanga won.


Binkatunga byoona Taata niiwe obimpa,
Webale Mukama ninkusiima! NAMUGEREKA ATUWA EBIRUNGI
1. Namugereka atuwa ebirungi
Aaah Lugaba Namugereka
NINZA KUHEREZA MUKAMA
Namugereka tumwebaze ffe “
Ninza huhereza Mukama-a ahabw’amaani ga
Katumutwalire kku bino ebyaffe “
Mutima Orikwera ngume muhimbise.
Ku by’atugabira tumuddize ffe “
Mugye tubitwale “
1. Abahereza Mukama n’ababangira,
Tubitwale gy’ali “
Kandi abamwesiga taribahemukaho.
Omukama abisiime “
Ebivudde mu ffe “
2. Ndyamuhereza Mukama ngume muhimbise,
Murangaane hoona hoona ebiro byoona.
2. Namugereka agaba ebirungi “
Namugereka tumuddize ffe “
3. Omu bworo n’obucene …..Ngume mehereze,
Ffe abamutonera tumwewe naffe “
Omu ndwaara n’okukaba.Ngume muhimbise,
Alyoke asiime bye tutona ebyo “
Omubari kunyanga………Ngume mehereze
Namugereka omulungi bw’atyo “
N’omubari kumpiiga …….Ngume muhimbise
Buli k’olina mutonere ggwe “
Mutima gwangye mpwera.Ngume mehereze
Namugereka omulungi bw’atyo “
Ngume heihi na Yezu ……Ngume muhimbise
N’obulamu bwo bumuddize oyo “
Bwera ye ngitaahe………..Ngume mehereze
Mugye tubitwale “
Ebiro byoona mwiine……..Ngume muhimbise
Tubitwale gy’ali “
TYERWA WAN WATYERO Omukama abisiime “
Ebivudde mu ffe “
1. Tyerwa wan watyero iri,
Wonwa game ki yom cwiny. 3. Twanguwekko “
Watyero mugati…….. Nga tuli kimu ffena atusiime “
Watyero vini………... Oyo gw’omanyi ng’era omukyaye “
Watyero cente………. Kyakusaba omusonyiwe oyo “
Yao yao yao wawoto yao yao yao, Alyoke asiime ekirabo ky’owa “
Watyero tyer maleng ki Rubanga won. Ekimusanyusa era ekiwooma “
Wun lodongo………... Mugye tubitwale “
Wun awobe………….. Tubitwale gy’ali “
Wun anyira…………... Omukama abisiime “
Ebivudde mu ffe “
2. Tyerwa wan watyero iri,
Wonwa game ki yom cwiny. i) Weebale weebale ssebo Taata weebale
Watyero camwa…….. ---Tweyanzizza
Watyero cwinywa…… Weebale, weebale atuwa ebingi tumwebaze
Watyero ticwa.………. ---Tweyanzizza tweyanzizza tweyanzizza
Yao yao yao wawoto yao yao yao, Lugaba
Watyero tyer maleng ki Rubanga won. Weebale, tweyanzizza.
Wun lonyondo………...
Wun lotion...………….. ii) Weebale weebale ssebo Taata weebale
Wun lokristo…………... ---Tweyanzizza
Ffenna twogera kimu ssebo nti weebale
3. Tyerwa wan watyero iri, …Tweyanzizza tweyanzizza tweyanzizza
Wonwa game ki yom cwiny. Lugaba
Tyer lotion……………... Weebale, tweyanzizza.
Tyer awobe……………..
Tyer pa anyira………….. iii) Weebale weebale ssebo obulamu bw’otuwa
Yao yao yao wawoto yao yao yao, ---Tweyanzizza
5|
WEDDING MASS PROGRAM
29rd OCTOBER, 2016

Ffenna tuli mu ssanyu ssebo okukwebaza Nnandibadde nga mpandiika,


---Tweyanzizza tweyanzizza tweyanzizza Sisosbola kunnyonnyola
Lugaba Yezu omwana wa Katonda.
Weebale, tweyanzizza.
6. N’olulimi tirunyumya
iv) Weebale weebale ssebo Taata weebale N’ennukuta tetegeeza
---Tweyanzizza Ageza yekka y’amanya
Anti tuli mu ssanyu ssebo okukwebaza Yezu bw’ali omwagalwa.
---Tweyanzizza tweyanzizza tweyanzizza
Lugaba 7. Yezu beera ssanyu lyaffe,
Weebale, tweyanzizza. Nga bw’oliba empeera yaffe,
Mu ggwe wekka tujaguze,
v) Weebale weebale ssebo Taata weebale Emirembe n’emirembe.
---Tweyanzizza
Naffe tusaana tuyimbe ssebo okukwebaza YOU SATISFY
---Tweyanzizza tweyanzizza tweyanzizza 1. As when the shepherd calls his sheep, they know
Lugaba and heed his voice, so when you call your family
Weebale, tweyanzizza. Lord, to share the Heavenly food.
You satisfy the hungry heart, with gifts of finest
vi) Weebale weebale ssebo Taata weebale
wheat,
----Tweyanzizza
Come give to us, O saving Lord, the bread of life to
Ffenna twogera kimu ssebo nti weebale
eat.
---Tweyanzizza tweyanzizza tweyanzizza
Lugaba 2. With joyful lips we sing to you, our praise and
Weebale, tweyanzizza. gratitude, that you should count us worthy, Lord,
to share this heavenly food.
Sanctus: Mass in C 3. Is not the cup we bless and share the blood of
- Holy short Christ out poured? Does not one cup, one loaf
Agnus: St. Basil declare our oneness in the Lord?
4. The mystery of our presence, Lord, no mortal
Communion: YEZU OKUKUJJUKIRA tongue can tell: Whom all the world cannot
contain, comes in our hearts to dwell.
1. Yezu okukujjukira,
Ly’essanyu ly’emyoyo gyaffe 5. You give yourself to us, O Lord, then selfless
Naye ekisinga byonna let us be, To serve each other in your name, in
Kwe kubeera okumpi naawe. truth and charity.

Communion – ABU LOKASUBAN


2. Teri kigambo kya ssanyu
Na kitabo kitereevu, 1. Abu Lokasuban ijuk apedor, apedor,
Teri nnyimba mpomerevu apedor, apedor na X2
Awatatendebwa Yezu. Siri kere oni imenit ajie, ajie, ajie lo
Erai kere ajie lationa noi noi X2
3. Tewali gwe nnyimbirira
Tewali gwe mpuliriza, 2. Abu Lokasuban ijuk agogong X2 (na)
Tewali gwe nzijukira 3. Abu Lokasuban ijuk emoyo X2 (lo)
Asinga Yezu ekisa.
4. Abu Lokasuban ijuk atitingu, X2 (na)
4. Osaasira ayonoona 5. Abu Lokasuban ijuk amina
Owulira akusaba
Thanksgiving: NDISIIMISA KI
Akunoonya tomubulwa
Akusanga wa mukisa. Ndisiimisa ki Omukama x2
Olw’ebirungi by’ampadde atyo, byampadde atyo?
5. Nnandibadde nga njogera,
6|
WEDDING MASS PROGRAM
29rd OCTOBER, 2016

Kankwate ekikompe eky’obulokofu nkowoole, Ggwe Patri ow’obukulu obutagereka


nkowoole, nkowole erinnya ly’Omukama. Akutendereza.

1. Nnalimu okwesiga ne bwe nnagamba nti; 6. Wamu n’omwana woo mu omutiibwa


nze nga ndabye nnyo! Ggwe wazala yekka oyo
2. Nze nnatya ne ngamba nti: buli muntu Ne mwoyo mutuukirivu omukubagiza
mulimba bulala. Akutendereza.
7. Ekitiibwa ekya Patri n’ekya mwana
3. Nadiza ki Omukama? Olwa byonna bye N’ekya mwoyo mutuukirivu
yampa! Nga bwe kyaliwo oluberyeberye
Nakakano, nabulijjo
4. Nja kuddira ekikompe ky’obulokofu,
Emirembe n’emirembe AMIINA.
nkowoole erinnya ly’Omukama.
Worthy is the Lamb
5. Bye nnetemye ew’Omukama nja kubituusa,
Clothed in righteousness
ng’eggwanga lye lyonna liri awo.
6. Kwa muwendo mu maaso g’Omukama, Robbed in glory
okufa kw’Abatuukirivu be. Holy is the Lord of Hosts
Blessing and honor, glory and power
7. Ayi Mukama, nze ndi muweereza wo, nze To Him who reigns upon the throne
ndi muweereza wo, mwana wa muzaana wo,
Ggwe wasumulula envuba zange. Worthy is the Lamb that was slain
8. Nja kukutambirira ekitambiro To receive power and riches
ky’okukutenda, nkowoole erinnya And wisdom and strength
ly’Omukama Worthy is the Lamb that was slain
TE DEUM - GGWE KATONDA To receive honor and praise for ever more
For ever more
Ggwe Katonda, ggwe Katonda
Tukugulumiza ggwe tukusinza.
Ggwe Mukama tukutendereza. I heard the voice of many angels
They were gathered around the throne
1. Ggwe katonda tukugulumiza They were ten thousand time, ten thousand
Ggwe Omukama tukutendereza All the angels joined as one.
Ggwe Patri ataliko kusooka
Ensi yonna ekutendereza.
Worthy is the Lamb that was slain
2. Ggwe ggwe batendereza bamalayika bonna To receive power and riches
N’eggulu n’amanyi gonna wegafa genkana And wisdom and strength
Bawokola obutassa ngabakuyimbira. Worthy is the Lamb that was slain
To receive honor and praise for ever more
3. Mutuukirivu, mutuukirivu Bring Him honor and praise for evermore
Mukama Katonda ow’obuyinza.
Bijjudde ensi n’eggulu
FUGUE
Obukulu bw’ekitiibwa kyo ekyo.
SOP: Worthy is the lamb
4. Ekibinja ky’abatume eky’ekitiibwa ALTO: I heard the voice
N’abajulizi ab’ettendo bakutendereza MEN: Clothed in righteousness
Eggye ly’abajulizi elitemagana enyo
Likutendereza. Chorus
Worthy is the Lamb that was slain
5. Munkulungo y’ensi yonna w’efa ekoma,
To receive power and riches
Eklezia omutukuvu
And wisdom and strength
7|
WEDDING MASS PROGRAM
29rd OCTOBER, 2016

Worthy is the Lamb that was slain Balinga ba Malayika eri mu ggulu
To receive honor and praise for ever more kati bafumbo mu maaka amatufu
For ever more Ffena tubakubireko mu ngalo

Bayingidde mu bulamu obw’ekitiibwa


Great Amen Mukama bwakakasiza olwalero
Era ne bwekiriba ki balayidde
Marian: GENTLE WOMAN Okunywerera ddala wamu nga babiri.
Hail Mary, Full of grace
The Lord is with you 2. Laba bwebetunulako bwe bamwenya
Blessed are you among all women Nga bagenda mu bulamu obupya
And blessed is the fruit of your womb, Jesus Mwoyo ababunduguleko ebitone
Babenga ettala mu maka amatukuvu.
Holy Mary, Mother of God
Pray for us sinners now 3. Tunulira bwe bakumba bwe basaaliza
And at the hour of our death, Amen Muli nga beyagala nnyo ‘Lwe luno’
Buli omu akakasa munnenti nkututte
Gentle woman, Quiet light Okutusa ddala okufa ndi naawe.
Morning star, So strong and bright
Gentle mother, Peaceful dove 4. Katwoleke ababadewo bwe tusimye
Teach us wisdom, teach us love Ekikolwa kye mukoze nga weetuli
Mu bizibu ebirigwawo tubayambe
1. You were chosen by the Father, Obufumbo bwammwe buno bubanguyire.
You were chosen for the son,
You were chosen from all women, 5. Katusabe nyini byonna abakuume
And for a woman shining one. Abayambe okussanga ekimu mu byonna
Muwangaale, mukungule ebirungi
2. Blessed are you among women Okutuusa lwalisalawo okubayita.
Blessed in turn all women too
Blessed they with gentle Spirits Wedding: Obufumbo Obutuufu
Blessed they with gentle hearts Obufumbo obutuutufu
Katonda yabuleeta;
Anti buba bw’omu n’omu
Joseph: AYI YOZEFU GWE OMWESIGWA Ne butagatuululwa
Ayi Yozefu gwe omwesigwa, katonda gwe yalonda
gwe nakuwa okukuma Yezu ne Maria naffe no Ayi Yozefu, tukutenda.
tuyambe. Kuba ggwe bba Maria
Abaana bo abafumbo
1. Gwe eyakuma Yezu ne Maria, Obateereko omwoyo
omutonzi ye beyakukwasa
Yesiga gwe nalonda gwe ssemaka asanidde. Obufumbo obutuufu
Bwokka bwe busiimibwa
2. Omukambwe Erodde ng’amunonya, Omukama yabukuza
Ekiro mu ttumbi wamutwala Ne buba Ssakramentu.
N’oddussa oyo n’omukuma taata gwe wamuwonya.
Omukisa gwa Katonda
3. Olugendo lwaffe nga lutuuse, Gubeere ku bafumbo
Gwe omuyambi yamba tujje gyoli Baagalane mu mazima
Twesiga gwe anaatutuusa, gyli gwe mu kwesiiima. Nga babeeragana nnyo

Recession: – TUNULIRA ABAGOLE Abafumbo abeesigwa


Nga beewayo bulala
1. Tunulira abagatiddwa bwebawomye
Okukuza abaana baabwe
8|
WEDDING MASS PROGRAM
29rd OCTOBER, 2016

Yozefu obayambe

Yozefu ggwe bba Maria


Wolereza abafumbo
Obajune ng’obakuuma
Bayambenga bulijjo

PLEASE, SORT OUT AND EXTRACT THE


SONGS OF GREAT INTEREST. THAT’S THE
SONG LIST I SENT.

REGARDS.

9|

You might also like